Ndi musanyu mutandise okukola emotoka – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ndi musanyufu nti mwe abamaggye muyise mu kubo eryo. Yuganda esaasanya ensimbi obukadde bwa ddoola 550 buli mwaka nga egula emotoka okuva e Japan ne mu Europe.
Ssente zonna zitufuna mu kutunda emwaanyi nga obukadde bwa ddoola 500 buddayo mu Europe mu kugula emotoka. Kino kirina okukoma.”
Share.

Leave A Reply