Aba Bodaboda balaajana lwa buseere bwa Ppamiti

Ssentebe w’abavuzi ba Boda boda Mukono Central Divizoni,  Moses Musasizi asabye Gavumenti ebakendeereze ku ssente kwebafunira Driving permits nti kuba kibafuukidde ekizibu mu mulimu gwabwe. 

Musaasizi agamba nti  okufuna “Permit” oteekeddwa okuba n’ensimbi eziri wakati w’emitwalo amakumi ana mwetaano ku ataano (450.000 shs – 500.000 shs) so nga okuzifuna kizibu nnyo era nga bangi kkubo bazivuga nga tebalina lukusa ekintu kyagamba nti kibateeka mu mbeera ey’okukwatibwanga buli olukedde.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Aba FDC bagaaniddwa okuva olukungaana e Buikwe