Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

NWSC ezimbye eddongosezo ly’amazzi e Katosi

October 20, 2020 · Mubiru Ali

Gavumenti ekyagenda mu maaso n’okutumbula ekyokubunyisa amazzi amayonjo aga payipu okugabatuusiza mu maka. Gavumenti nga eyita mu kitongole kya National Water and Sewerage Corporation – NWSC ezimbye eddongosezo ly’amazzi e Katosi mu Disitulikiti y’e Mukono nga bwerinaaba liwedde lyakuweerezanga liita obukadde 240 buli lunaku mu Kampala n’emiriraano.