Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 79 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Okusalawo kukusaba kwa Ssegiriinya ne Ssewanyana kwa nga 25

October 21, 2021 · Mubiru Ali

Ababaka ba National Unity Platform abasindikibwa ku alimanda mu kuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa olwaleero mu Kkooti Enkulu e Masaka. HJon. Allan Ssewanyana ali mu kkomera e Kigo ate Hon. Ssegiriinya Muhammad ali mu kkomera e Luzira Murchison Bay Prison. Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates ngalaga ekigere ekivunda mu kkooti. Omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Masaka Lawrence Tweyanze ataddewo olwa nga 25 October 2021 ng’olunaku lwagenda okuweerako ensala ye ku kusaba kw’Ababaka bano okwokweyimirirwa.