Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 1,410 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: latest

Abalina ebbeeyi y’amafuta eyemirundi ebiri bakukwatibwa – Minisita Nankabirwa

Minisita avunaanyizibwa ku by’amasanyalaze n’obugagga obwomuttaka Ruth Nankabirwa; “Bamaneja bamasundiro g’amafuta abalaga ebbeeyi y’amafuta eyenjawulo ku bipande ate…

Pulezidenti Museveni awadde Bishop wa Nebbi omuggya emotoka

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yatonedde Bishop wa Nebbi Diocese omuggya Rt. Rev. Ozelle Awinjo Pons emotoka empya Mitsubishi…

Omwana eyabula e Mukono omulambo gwe gusangiddwa mu kasaka

Entiisa ebuutikidde abatuuze b’okukyalo Ggamba ekisangibwa mu Gombolola y’e Nakisunga mu Disitulikiti y’e Mukono, abatuuze bwebagudde ku mulambo…

Omusirikale wa Military akubye owa Traffic amasasi

Abebyokwerinda batandise omuyiggo gw’omusirikale w’eggye lya UPDF akubye omusirikale wa Poliisi y’ebidduka owa Poliisi y’e Ntinda enkya yaleero…

Mw. Ssembuya afudde yegayirira Gavumenti emuwe obuwumbi 18 azeewo bizineesi ze – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Neetabye mu kuziika Mzee…

Kitalo! Omuliro gusse abaana 4 ku Kibedi Day and Boarding Primary Sch e Kawempe

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwetandise…

Bobi Wine nkwagaliza ofuge ku Yuganda – Gen. Katumba Wamala

Minisita w’ebyentambula n’enguudo Gen. Edward Katumba Wamala bweyabadde ayogerako eri abakungubazi mukuziika omugenzi Christopher ‘Columbus’ Ssembuya omu kubatandikawo…

Ssaabaminisita Nabbanja akiikiridde Pulezidenti ku mukolo e Mbarara

Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister akiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku mukolo gw’okusiibula Most Rev. Paul…

Bassentebe Gavumenti ebawadde eggaali maanyigakifuba

Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga za Gavumenti ez’ebitundu yaguze eggaali zimanyigakifuba nga zino zakuweebwa ba Ssentebe b’ebyalo oba Cells,…