Bobi Wine nkwagaliza ofuge ku Yuganda – Gen. Katumba Wamala

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Minisita w’ebyentambula n’enguudo Gen. Edward Katumba Wamala bweyabadde ayogerako eri abakungubazi mukuziika omugenzi Christopher ‘Columbus’ Ssembuya omu kubatandikawo Sembule Group of Companies yategeezezza nti ayagaliza omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine afugeko eggwanga lino wabula namukuuutira okwewala okwawulayawula mu mawanga Yuganda agitwale kitole.
 
Video Credit: Mulengera Media
Share.

Leave A Reply