Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Bassentebe Gavumenti ebawadde eggaali maanyigakifuba
January 15, 2022 · Mubiru Ali
Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga za Gavumenti ez’ebitundu yaguze eggaali zimanyigakifuba nga zino zakuweebwa ba Ssentebe b’ebyalo oba Cells, emiruka oba waadi zibayambeko mukulondoola emirimu gya Gavumenti mu bitundu byabwe byebakulembera.