Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 88 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Pulezidenti Museveni awadde Bishop wa Nebbi omuggya emotoka

January 16, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yatonedde Bishop wa Nebbi Diocese omuggya Rt. Rev. Ozelle Awinjo Pons emotoka empya Mitsubishi Pajero emuyambeko mu byentambula. Eno yamukwasiddwa omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga H.E Jessica Alupo eyakiikiridde Pulezidenti ku mukolo.