Breaking
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 171 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

Eddwaliro lya MSWNH eryamalawo obukadde bwa ddoola 25 litonnya

Tewanayita myaka gisukka mu 3 nga eddwaliro lya Mulago Specialised Women and Neonatal Hospital (MSWNH) Kampala likwasiddwa Gavumenti,…

Enteekateeka y’Obwakabaka ey’okugema abantu Ssenyiga Kolona okwekikungo eyongezeddwayo.

Gyebuvuddeko Obwakabaka bwalangirira okuddamu okugema covid19 okwekikungo nga 29th ne 30th Gatonnya ku Bulange wabula enteekateeka eno ekyuusiddwamu…

Banange Bannayugnada mu nsonyiwe – Judith Babirye

Eyaliko omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Buikwe Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. Judith Babirye avuddeyo…

Kaahwa talina musango – Media Council

Ekitongole ekitwala Bannamawulire mu Ggwanga ekya MEDIA Council of Uganda kivuddeyo nekitegeeza nti Munnamawulire wa UBC Ivan Kaahwa…

Poliisi e Mbale ezudde emmundu eyasuuliddwa mu mugga

Uganda Police Force e Mbale ezudde emmundu egambibwa okuba nga ebadde ekozesebwa abazigu mu kutigomya abantu n`okubabba, emmundu…

Batandise okuyoyoota amaka ga Mutebile

Abakozi balabiddwako nga balongoosa oluggya mu maka g’omugenzi Prof. Emmanuel Tumusiime Mutebile ng’ono abadde Governor wa Bank of…

Ne Solomon Kampala asobola okukulembera NUP – Samson Kasumba

Munnamawulire Samson Kasumba; “Kyemugamba nti Solomon Kampala Kyagulanyi omukisa bwegubeerawo tasobola kukulembera National Unity Platform – NUP wadde…

Poliisi ya Kira Road ekutte abantu 15 okuva mu Mulimira Zone

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire; “Poliisi y’e Kira wamu n’eggye…

Ayagala okutabula Yuganda ne Rwanda oyo mulabe – Gen. Muhoozi

Omuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuttaka Lt. gen. Muhoozi Kainerugaba; “Ndi mukulu ekimala okukimanya nti Yuganda ne Rwanda ggwanga…