Breaking
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 144 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ya Kira Road ekutte abantu 15 okuva mu Mulimira Zone

January 23, 2022 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire; “Poliisi y’e Kira wamu n’eggye lya UPDF bakoze ekikwekweto mu Mulimira Zone n’e Kyabando gyebakwatidde abateeberezebwa okubeera abamenyi b’amateeka 15.
Mukwaza bano gyebabeera basanzeeyo ebiragalalagala n’ebirala.
Ekigendererwa kyekikwekweto kino kwekunoonya abo ababbira ku luguudo lwa Kampala Northern Bypass.”