Ekitongole ekitwala Bannamawulire mu Ggwanga ekya
MEDIA Council of Uganda kivuddeyo nekitegeeza nti Munnamawulire wa UBC Ivan Kaahwa Ateenyi Taban talina musango gweyazza yadde okumenya etteeka lyonna erifuga abamawulire bweyafulumya akatambi ka Ssaabaminisita
Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister talina byakwogera n’entebe ngebula okumusuula.
Ssentebe w’ekitongole kino Paulo Ekochu agamba nti okuleka nga waliyo avuddeyo n’obujulizi obulaga nti akatambi kajingirire olwo guno gujja kuba musango.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.