Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
Batandise okuyoyoota amaka ga Mutebile
January 23, 2022 · Mubiru Ali
Abakozi balabiddwako nga balongoosa oluggya mu maka g’omugenzi Prof. Emmanuel Tumusiime Mutebile ng’ono abadde Governor wa Bank of Uganda. Amaka gano gasangibwa mu Katojo cell, Kabale municipality. Mutebile afiiridde ku myaka 72, nga yafiiridde mu Ddwaliro lya Nairobi Hospital.