Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 174 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Omuwagizi wa NUP okuva e Kasese anyiga biwundu

Simon Masereka, ng’ono Munnakibiina kya National Unity Platform era omuwagizi wa Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine…

Eggye lya UPDF lirongoosezza ekibuga ky’e Sironko

Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF olwaleero lyegasse ku batuuze, abakulembeze wamu n’abayizi okulongoosa enguudo za…

SSP Claire Nabakka ayanjuddwa ng’omumyuuka wa CP Enanga

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force SSP Claire Nabakka; “Olwaleero nkwasiddwa offiisi y’omumyuka w’omwogezi wa Poliisi mu butongole.…

Abantu 65 bebafiira mu bubenje wiiki ewedde – ASP Nampiima

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force eky’ebidduka ASP Faridah Nampiima avuddeyo nategeeza nti obubenje 383 bwebwaggwawo mu wiiki…

Ensalo y’e Katuna eguddwawo

Ku ssaawa kumi neemu n’eddakiika kumi ezokumakya loole esoose esaze ensalo y’e Gatuna/Katuna okuva e Rwanda okuyingira Yuganda.…

Ab’e Kigezi baagala Gavana addako era ave waabwe

Ssentebe wa LC 5, owa Disitulikiti y’e Kabale, Nelson Nshangabashaija yavuddeyo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulonda Gavana…

Bannayuganda bagaaniddwa okuyingira Rwanda

Bannayuganda bagaaniddwa okusala okuyingira Rwanda wadde nga ensalo y’e Gatuna eguddwawo. Ensalo eguddwa eri ba Ddereeva ba motoka…

Abakungu okuva e Yuganda bevumbye akafubo n’aba Rwanda okuteesa ku kyokugaana Bannayuganda okuyingira Rwanda

Abakulu okuva mu kitongole ekisolooza ky’omusolo ekya Uganda Revenue Authority (URA) wamu n’aba ‘immigration’ bevumbye akafubo nebanaabwe bwebafaananya…

Omubaka Ssenyonyi yetabye mu bulungi bwansi e Kyanja

Omubaka wa Nakawa West Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi yegasse ku batuuze mu zone ez’enjawulo ezikola…