Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live

Bannayuganda bagaaniddwa okuyingira Rwanda

January 31, 2022 · Mubiru Ali
Bannayuganda bagaaniddwa okusala okuyingira Rwanda wadde nga ensalo y’e Gatuna eguddwawo. Ensalo eguddwa eri ba Ddereeva ba motoka nnene. Abakungu okuca mu kitongole kya Uganda Revenue Authority (URA) wamu ne Immigration office basaze ensalo nebayingira Rwanda okwogerezeganya nebanaabwe.
Bannayuganda bagamba nti babategeezeza nti bakkiriza bimotoka byetisse byamaguzi ssaako n’abantu abalina ndagamuntu ye Rwanda bokka okusala ensalo okuyingira Rwanda.