Tag: latest

Bakubye owa booda booda…

Kitalo! Owa Booda booda attiddwa e Masaka mubukambwe nebamutwalako piki piki ye. Attidwa ye Kayondo Emmanuel 34, ngabadde mutuuze…

DNA eraze nti omulambo…

Aba famire ya Immaculate Onebe bakimye ebisigalira bye okuva ku city mortuary oluvannyuma lwokukebera endagabutonde nekizuulibwa nti omulambo ogwabadde…

Twagala alipoota ku ddwaliro…

Omumyuuka wa Sipiika Rt. Hon. Among Anita; “Twetaaga alipoota ku kukuzimbibwa kw’eddwaliro lya Lubowa Specialized Hospital, Nakawa ne Naguru.…

Kitalo! Takisi etomedde Munnamawulire…

Kitalo! Munnamawulire wa Daily Monitor ne NTV Uganda mu Disitulikiti y’e Mubende Sabbiiti Magembe afudde. Magembe afiiridde mu Ddwaliro…

Train etomedde emotoka ya…

Wabaddewo akabenje k’eggaali y’omukka enkya yaleero e Kireka bwetomedde emotoka y’amaggye ewalirizza okusala mu luguudo lwaayo wadde ngababadde basibye…

Pulezidenti Museveni asiimye abamwagalizza…

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mwebale nnyo mikwano gyange, obubaka bw’amazaalibwa nabufunye. Nagamba Kasaija (Matia) wano ggyolyabalamu nti bawala bange…

Tetujja kulinda bya Gavumenti…

Omubaka wa Mawokota North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Kiyaga Hillary Innocent aka Dr Hilderman yakulembeddemu…

Omubiri gwa Ssaabasumba Lwanga…

Omubiri gwa Archbishop wa Orthodox Church, Uganda, The Most. Rev. Metropolitan Jonah Lwanga gwakuleetebwa mu Ggwanga ku lunaku olw’omukaaga.…

Ogwababaka ba NUP guddamu…

Omulamuzi wa Kkooti esooka e Masaka Grace Wakoli olunaku olwaleero azizzaayo Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Unity Party…

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

32 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

4 0 instagram icon
Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon