Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 409 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Temutuggya ku mulamwa – Bobi Wine

March 24, 2022 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Nkulembeddemu abakulembeze mu NUP okugenda okuteeka omukono mu kitabo ekikungubagira Sipiika Rt. Hon. Jacob Oulanyah L’Okori ekyateereddwa ku Palamenti. Tukyagenda mu maaso okukungubagira Munnayuganda, era netwegatta ku Famire ye okusaba wabeewo okunoonyereza okwetengeredde ku nfa ye. Omwoyo gwe Omukama agulamuze kisa.
Abawagizi ba Gavumenti abamu bagezaako okuggya Bannayuganda ku mulamwa gwebibuuzo ebingi ebyebuuzibwa. Muswadde nnyo kuba nammwe embeera embi yemu egenda kubanyigiriza.”