Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 838 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Oulanyah yabonyabonya nnyo omwana wange – Hon. Santa Okot

March 24, 2022 · Mubiru Ali
Maama wa Winnie Amoo Okot eyali mukyala wa Sipiika Jacob Oulanyah, Omubaka wa Aruu North mu Disitulikiti y’e Pader Munnakibiina kya People’s Progressive Party- Uganda. Okot Santa avuddeyo nategeeza nti wadde omufu tayogerwako kibi naye tuleke kutigisa nnyo Sipiika kati omugenzi kuba yalabya muwala we enaku nagaana n’okulabirira abaana.
Ono agamba nti abaana bakubaleeta abaziike kitaawe n’oluvannyuma ababazzeeyo mu Amerika gyebabeera ne Maama waabwe eyakafumbirwa omusajja omulala.