Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 437 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

Gavumenti esaze ku mbalirira y’okuziika Sipiika

Gavumenti ezzeemu n’essala ku mbalirira eyali eteekeddwawo okuteekateeka okuziika Sipiika Jacob Oulanyah. Kati ensimbi eziriwo okuteekateeka okuziika ziri…

Ba RDC abatawaayo bukadde 20 basuulibwa – Hon. Kabanda

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM David Kabanda akiikirira Kasambya County avuddeyo; “Kyanaku nti ba RDC…

Abasirikale ba ESO 62 bafulumiziddwa

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nakulembeddemu omukolo gwokufulumya abantu 62 aba ESO abatendekeddwa ku Marine Training College School e…

Ssaabalamuzi yetondedde Obuganda

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Obwetowaze tebulaga bunafu. Njagala okwebaza Ssaabalamuzi Owiny-Dollo olwobuvumu. Emirundi mingi tusobya naye ssi kyangu…

Bobi Wine akyalidde ku Kakooza eyasibiddwa emyezi 8

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olwaleero tukyalidde ku muganda waffe Sanya…

Anita azize offiisi ya Oulanyah

Agava mu Palamenti galaga nga Sipiika omuggya Anita Among Annet bwasazeewo okusigala mu offiisi ye gyabaddemu ng’omumyuuka wa…

Kapa Cat emotoka ye bagikubidde e Bugiri

Omuyimbi Catherine Tumusiime, aka Kapa Cat, avuddeyo nategeeza nga bwagenda okukuba abategesi b’ekivvulu ekyabadde e Bugiri lwakukuma muliro…

Minisita Aceng agobye abasawo abayambako mu kiseera COVID-19

Minisita avunaanyizibwa ku byobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nalagira abasawo bonna abaweebwa emirimu okuyamba okutaasa eggwanga…

Ssaabalamuzi Owiny-Dollo agenze Bulange kusisinkana Katikkiro

Ssaabalamuzi Alphonse Chigamoy Owiny-Dollo kigambibwa nti enkya yaleero abitadde engatto okugenda mu Bulange e Mengo okusisinkana Katikkiro Charles…