Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 266 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest

Omuwagizi wa Bobi Wine eyakangula ku ddoboozi mu Kkooti bamuwadde ekibonerezo kyakusibwa emyezi 8

Sanya Muhydin Kakooza, omu ku bawangizi ba Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka…

Atiku Shaban eyalumizibwa mu Arua ne Bobi Wine atwaliddwa Nairobi

Omukulembeze wa National Unity Platform NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Mu August 2018 amaggye gatulumba…

Ababaka babawadde obukadde 5 olwokulonda Among ne Tayebwa

Amawulire agava mu Palamenti galaga nti Ababaka b’ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement – NRM buli…

Batuwadde obukadde 235 so ssi 312 – Babaka b’e Acholi

Ssetebe w’Akakiiko akataba Ababaka okuva mu Acholi aka Acholi Parliamentary Group (APG) Omubaka Akol Anthony, agamba nti ensimbi…

Embalirira yokuziika Oulanyah esaliddwa

Minisitule y’Ebyensimbi evuddeyo netegeeza nga bweyasobodde okuddamu okwekeneenya embalirira eyakoleddwa okuteekateeka okuziika n’olumbe lwa Sipiika Jacob Oulanyah era…

Embeera ku nsalo ya Yuganda ne DRC e Bunagana etabuse

Embeera eyongedde okwonooneka ku nsalo ya Yuganda ne DRC ey’e Bunagana abayeekera ba M23 bwebongedde okutaama ekiwalirizza Eggye…

Ababundabunda beyongedde e Bunangana

Okusinziira ku kitongole kya Uganda Red Cross Society embeera bweti bweri ku nsalo ya Yuganda ne DRC e…

Gavumenti esabye Palamenti egikirize yewole 1.8B zikozesebwa mu kuziika Oulanyah

Gavumenti olwaleero ereese ekiteeso mu Palamenti ngesaba ekirizibwe okwewola akawumbi kamu mu obukadde 800 okuteekateeka olumbe n’okuziika Sipiika…

Ssaabasajja Kabaka agenze Bulaaya

Mu kiro ekikeesezza olwaleero Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’ayolekera olukalu lwa Bulaaya nga mu lugendo…