Omuwagizi wa Bobi Wine eyakangula ku ddoboozi mu Kkooti bamuwadde ekibonerezo kyakusibwa emyezi 8

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Sanya Muhydin Kakooza, omu ku bawangizi ba Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine abakwatibwa mukunoonya akalulu mu Dec 2021 eyavaayo nakangula eddoboozi mu Kkooti y’amaggye e Makindye nga agamba nti tebalina musango gwebazza nti wabula babavunaana lwakuwagira Kyagulanyi omulamuzi wa Kkooti y’amaggye Lt. Gen. Andrew Guti amuwadde ekibonerezo okyakusibibwa emyezi 8 kubigambibwa nti yataataganya olutuula lwa Kkooti.

Share.

Leave A Reply