Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye!
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
Batuwadde obukadde 235 so ssi 312 – Babaka b’e Acholi
March 30, 2022 · Mubiru Ali
Ssetebe w’Akakiiko akataba Ababaka okuva mu Acholi aka Acholi Parliamentary Group (APG) Omubaka Akol Anthony, agamba nti ensimbi ezabaweereddwa nga Ababaka b’e Acholi mu kuteekateeka okuziika kwa Sipiika Jacob Oulanyah ziri obukadde 235 so ssi 312.9.