Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Ssaabalamuzi Owiny-Dollo agenze Bulange kusisinkana Katikkiro
March 31, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabalamuzi Alphonse Chigamoy Owiny-Dollo kigambibwa nti enkya yaleero abitadde engatto okugenda mu Bulange e Mengo okusisinkana Katikkiro Charles Peter Mayiga boogerezeganyeemu kwebyo byeyayogera ku Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II wamu n’ebigambo ebirala byeyolekeza Buganda ebyoleka obusosoze.