Breaking
News: Ababaka ba Palamenti abatuula ku kakiiko ka COSASE bawuniiliridde olwaleero omusuubuzi Hajji Hassan Basajjabalaba bwavuddeyo nategeeza nga Hassan News: Ekisoko kyokulunga ekijjulo mu mindi kikanudde omukontanyi kata bamuwujje! Ani yawungula Jajja! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta ne leero girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga batta bibuuzo ku bibuuzo ku
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 261 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Kapa Cat emotoka ye bagikubidde e Bugiri

March 31, 2022 · Mubiru Ali
Omuyimbi Catherine Tumusiime, aka Kapa Cat, avuddeyo nategeeza nga bwagenda okukuba abategesi b’ekivvulu ekyabadde e Bugiri lwakukuma muliro mu badigize omuliro nebakuba emotoka ye nebagyonoona.
Kapa Cat agamba nti ekivvulu kyayimirizibwa nga tanayimba oluvannyu lwabagize okutabuka. Kapa alumiriza omutegesi w’ebivvulu owa Munzun Events amanyiddwa nga Kim yagambye abantu nti Kapa Cat tanatuuka nebatabuka. Agamba nti yaliwo ku kifo nakola ne drive okuyita abantu okujja.