Bobi Wine akyalidde ku Kakooza eyasibiddwa emyezi 8

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olwaleero tukyalidde ku muganda waffe Sanya Muhdyn Kakooza mu kkomera e Luzira gyeyatwaliddwa oluvannyuma lwa Ssetebe wa Kkooti y’amaggye Lt. Gen. Andrew Gutti okumusingisa omusango gwokutataaganya Kkooti namusiba emyezi 8. Omusango gweyazza kwekuvaayo nawakanya okutulugunyizibwa okususse wamu n’emisango gyeyagamba nti tegiriiyo mu maaso ga Gen. Gutti.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply