Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 370 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Poliisi eremesezza Mukaaku ne Lulume okuyingira ekitebe kya DP

Uganda Police Force enkya yaleero etutte ekiwayi kya Bannakibiina kya Democratic Party Uganda nga tebalinnya oluvannyuma lwokulinnya eggere…

William Samoei Arap Ruto awangudde akalulu k’obwa Pulezidenti e Kenya

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda e Kenya aka IEBC, Wafula Chebukati avuddeyo nalangirira ebivudde mu kubala akalulu; Raila Odinga afunye…

Abakungu 6 e Bukwo balemereddwa okulaga enguudo zebakola

Abakungu ba Disitulikiti y’e Bukwo batunudde ebikalu, abakungu okuva mu kitongole ekirwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi mu maka g’omukulembeze…

Mukuume Obuwangwa, ennono n’eddiini yemugisuula muguluka – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga, asabye Abaganda okukuuma n’okunyweza ennono ey’okwabya ennyimbe kuba nkulu nnyo okukuuma Obuganda n’okunyweza Ebika,…

Gen. Tumwine akyali mulamu – Brig. Kulayigye

Eyaliko Minisita w’obutebenkevu mu Ggwanga Hon. Gen Elly Tumwine – MP ku lunaku olwokuna lwa wiiki eno yaddusiddwa…

Poliisi e Mukono eremesezza Sobi okusengule omukadde ku ttaka

Uganda Police Force e Mukono olunaku lw’eggulo yalemesezza Paddy Sserunjogi aka Sobi okusingelu omukadde ow’emyaka 94 okuva ku…

Poliisi ekutte abagambibwa okubeera ababbi ba booda booda 6 e Wakiso

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti oluvannyuma lwobubbi…

Pulezidenti wa Somalia azzeeyo ku butaka

Pulezidenti Hassan S Mohamud owa Federal Republic of Somalia olunaku olwaleero akomekerezza obugenyi bwe obwenaku esatu nga yayitibwa…

Kazinda asingisiddwa omusango omulala gwakubba obukadde 110

Kkooti ewozesa abakenuzi n’abali b’enguzi eya Anti-corruption Court mu Kampala olwaleero esingisizza Geoffrey Kazinda eyali Principal Accountant mu…