Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 542 listening Simba FM Live

Pulezidenti wa Somalia azzeeyo ku butaka

August 11, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Hassan S Mohamud owa Federal Republic of Somalia olunaku olwaleero akomekerezza obugenyi bwe obwenaku esatu nga yayitibwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Ku kisaawe Entebe awerekeddwa Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga Gen. Jeje Odongo.