Gen. Tumwine akyali mulamu – Brig. Kulayigye

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Eyaliko Minisita w’obutebenkevu mu Ggwanga Hon. Gen Elly Tumwine – MP ku lunaku olwokuna lwa wiiki eno yaddusiddwa mu Ddwaliro e Nairobi ng’embeera ye mbi. Kigambibwa nti atawanyiizibwa ekirwadde kya kkookolo. Omwogezi w’eggye lya UPDF, UPDF Spokesperson Brig. Felix Kulayiggye yavuddeyo nasambajja ebyabadde bitambuzibwe ku social media nti Gen. Tumwine yabadde afudde.

Share.

Leave A Reply