Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 542 listening Simba FM Live

Kazinda asingisiddwa omusango omulala gwakubba obukadde 110

August 11, 2022 · Mubiru Ali

Kkooti ewozesa abakenuzi n’abali b’enguzi eya Anti-corruption Court mu Kampala olwaleero esingisizza Geoffrey Kazinda eyali Principal Accountant mu Offiisi ya Ssaabaminisita omusango omulala gwakubba obukadde 110 okuva mu Office of the Prime. Wabula omulamuzi wa Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’ennguzi agaanyi okumuwa ekibonerezo ekirala ekyokusibwa mu kkomera wabula namulagira asasule engasi ta Kkooti.