Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 248 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Tag: latest

Ssabasumba akungubagidde Kitaawe Dr. Kawanga Ssemogerere

Ssaabasumba wa Kampala Archbishop Paul Ssemogerere nga aganzika ekimuli ku ssanduuke omuli omubiri gwa Dr. Kawanga Paul Ssemogerere.…

Teri kukubira bba wange mizinga, abadde tayagala mmundu – Muky. Namatovu

Jemima Namatovu, Nnamwandu wa Dr. Ssemogerere agaanye ekyokukubira bbaawe emizinga nga Gavumenti bweyabadde etegese. Ono agamba nti bbaawe…

Enyumba y’Engule eyolekedde Mombasa

Bannakoodikoodi nga banyumirwa obulamu mu kkuumiro ly’entugga lye bayita “Giraffe Centre” eriri mu kibuga Nairobi. Enkya ya leero…

Ennyumba y’Engule eri mu Ggwanga lya Kenya

Abakontanyi abatuuse ku mpaka ezakamalirizo okuli; Musisi Bbosa Nseregganyi (Ndiga), Nampyangule Kisirisaafumba (Lugave) ne Ssempijja Nyasio Njakabwasi (Nte)…

Bannabyabufuzi betabye mukuziika Fr. Ssemogerere

Bannabyabufuzi abenjawulo okuva ku ludda oluvuganya Gavumenti okuli Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza…

Dr. Ssemogerere yambuulira ku byaliwo nga Lutaakone attibwa – Hon. Kyagulanyi

Pulezidenti wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde ayogerako eri abakungubazi mu kuziika…

Lecturer ku Ssetendekero wa Makerere akubye omuyizi oluyi

Ssetendekero wa Makerere evuddeyo ku katambi akatambula ku mitimbagano nga kalaga Lecturer ngakuba omuyizi empi n’oluvannyuma namugoba ne…

Ham ayagala ebyappa ku ttaka ly’e Kigo bisazibwemu

Omusuubuzi w’omu Kampala Hamis Kiggundu ngayita mu Kkampuni ye eya Kiham ayagala Commissioner avunaanyizibwa kukuwandiisa ettaka asazeemu ekyappa…

Ham atutte omusaveya wa Disitulikiti e Wakiso mu Kakiiko akabataba

Omusuubuzi w’omu Kampala Hamis Kiggundu avuddeyo naddukira mu Kitongole ekitaba abapunta mu Ggwanga ekya Surveyors Registration Board and…