Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 225 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Lecturer ku Ssetendekero wa Makerere akubye omuyizi oluyi

November 19, 2022 · Mubiru Ali
Ssetendekero wa Makerere evuddeyo ku katambi akatambula ku mitimbagano nga kalaga Lecturer ngakuba omuyizi empi n’oluvannyuma namugoba ne munne mu kibiina. Abakulira Makerere bavuddeyo nebavumirira ekikolwa kino kuba kimenya amateeka ga Ssetendekero. Bongerako nti ekikolwa kino tekikirizibwa era yakozesezza bubi obuyinza bwe obwamukwasibwa Yunivasite okuluŋŋamya abayizi.
Yunivasite etaddewo akakiiko okutandika okunoonyereza ku nsonga eno era kaveeyo nekibonerezo nti era Director wa Gender Mainstreaming yatuukiridde dda abayizi bano abakoseddwa era nabetondera. Yunivasite egamba nti yakuvaayo etegeeze Bannayuganda kyonna ekinaaba kituukiddwako.