Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 245 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: latest

Abebyokwerinda bayodde 15 e Kawaala

Abebyokwerinda ababadde babagalidde emigemera wala nga batambulira mu motoka ezakazibwako erya Drone olunaku lweggulo ku ssaawa nga 4…

Sipiika wa Palamenti awaddeyo ssente okuyambako okuzza omubiri gwa Munnayuganda

Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo neyeyama okusasula obukadde 12 mu emitwalo 70 okuyamba kukuzza omubiri gwa Ludia…

Ponsiano Lwakataka akaligiddwa emyezi 16

Omulamuzi wa Kkooti y’eddaala erisooka e Mukono Peace Koburunga asindise omuvuzi w’emotoka z’empaka Ponsiano Lwakataka mu nkomyo ankulunguleyo…

Poliisi e Kyegegwa etandise ku ssemaka eyasse mukyala we

Uganda Police Force e Kyegegwa etandise okunoonyereza ku ssemaka, Innocent Kibwetere eyasse mukazi we kubigambibwa nti abadde akozesa…

Omuliro gukutte amaduuka e Hoima

Abasuubuzi mu Kibuga Hoima ku Kabalega House ku luguudo lwa Hoima – Butiaba gebakaaba gebakomba oluvannyuma lwomuliro okukwata…

Abazigu balumbye Poliisi y’e Nakulabye

Waliwo abazigu abalumbye poliisi ye Nakulabye mu Kampala ku ssaawa nga 10 ez’ekiro ekikeesezza olwaleero wabula abaserikale babalabuukiridde…

Pulezidenti Museveni agenze Vietnam

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni enkya yaleero asitudde okwolekera eggwanga lya Socialist Republic of Vietnam gyagenze ku bugenyi obutongole.…

Kitalo, abantu 5 bafiiridde mu muliro e Bukasa

Kitalo! Abantu 5 bafiiridde mu muliro ogukutte ennyumba mwebasula mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa nga 8 nga…

Sisobola kukyuusa kiragiro ndi mutume emizinga girina okukubibwa – Rt. Hon. Nabbanja

Oluvannyuma lwa Namwandu wa Dr. Paul Kawanga Ssemogerere, Germina Namatovu okutegeeza nga bba bwebadde tayagala mmundu nti era…