Sipiika wa Palamenti awaddeyo ssente okuyambako okuzza omubiri gwa Munnayuganda

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo neyeyama okusasula obukadde 12 mu emitwalo 70 okuyamba kukuzza omubiri gwa Ludia Aliba, omukozi wawaka eyafiira mu Ggwanga lya Saudi Arabia ku ntandikwa yomwezi guno. Ensonga eno etwaliddwa ewa Sipiika Omubakawa Kayunga omukyala Ida Erios Nantaba.

Share.

Leave A Reply