
Pulezidenti Museveni agenze Vietnam
23 — 11
Omuliro gukutte amaduuka e Hoima
23 — 11Waliwo abazigu abalumbye poliisi ye Nakulabye mu Kampala ku ssaawa nga 10 ez’ekiro ekikeesezza olwaleero wabula abaserikale babalabuukiridde mangu nebabaanukuza n’amasasi era okukakkana nga babasuuzizza ‘magazine’ ya masasi. Okwawukanako n’obulumbganyi obuze bukolebwa ku Uganda Police Force endala tewali muserikale wadde omuntu wabulijjo atiddwa wadde okukosebwa.
Webale Kuwuliriza Radio Simba. Tosubwa NAMUDOMOLA! November nga 12