Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 299 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: latest

Attorney General bamututte mu Kkooti olw’etteeka ly’ebisiyaga

Nga wakayita essaawa mbale nga Sipiika Anita Among alangiridde nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atadde omukono ku bbago…

Nandutu omusango ogukuvunaanibwa tegulina buzibu – Mulamuzi

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu ewozesa abakenuzi n’abali b’enguzi, Jane Okuo Kajuga agaanye okuyimiriza emisango egivunaanibwa Omubeezi wa Minisita…

Oluguudo lw’e Masaka lwakuggulwawo wiiki eno – Allan Ssempebwa

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kiwadde abakozesa oluguudo lwa Kampala…

Ababaka mulekerawo okukozesa ssente zammwe okukolera abantu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alabudde Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abakungaanidde mu lusirika…

Amerika esazizzaamu visa ya Sipiika – Hon. Basalirwa

Omubaka Asuman Basalirwa, eyavaayo naleeta ebbago lya Anti-Homosexuality bill 2023, agamba nti ekitebe kya Amerika kyawandiikidde Sipiika wa…

Omubaka Ssegiriinya aduukiridde abaana Poliisi beyattira kitaabwe

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya Muhammad adduukiridde Famire ya Ssebugwawo…

Abalamazi abasoba mu 3000 bebasuubirwa okuve e Busoga

Weziweredde ssaawa 10 ez’olweggulo nga abalamazi 3000 bebakatuuka ku Lutikko ya St.Joseph e Rubaga mu Kibuga Jinja. Wano…

Omukunzi wa FDC Joram anoonyezebwa abebyokwerinda – Harold Kaija

Omumyuuka wa Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change – FDC Harold Kaija avuddeyo nategeeza nga omukunzi waabwe e…

Hon. Ssegiriinya aba IUIU abagulidde nte okubeebaza okulonda owa NUP

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates avuddeyo…