Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 167 listening Simba FM Live
News

Omukunzi wa FDC Joram anoonyezebwa abebyokwerinda – Harold Kaija

May 28, 2023 · Mubiru Ali

Omumyuuka wa Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change – FDC Harold Kaija avuddeyo nategeeza nga omukunzi waabwe e Fort Portal Joram Bintamanya bwawenjezebwa abebyokwerinda kwebyo ebyekuusa kubyeyayogera mukuziika omusirikale wa UPDF Pte Wilson Sabiiti eyatta mukama we gweyali akuuma Minisita Engola ebigambibwa nti byandiba nga byali bikaawa ngomususa.
Joram yategeeza nti; “Bannayuganda bayala ate banyiivu…..”