Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 430 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: latest

Abayizi ba University basiimye Pulezidenti ku tteeka ly’ebisiyaga

Abayizi abasoba mu 150 okuva ku Ssetendekero 13 mu Yuganda enkya yaleero batambudde mu mirembe okwolekera Palamenti okutwalayo…

Munnamateeka akubiddwa amasasi agamutiddewo

Kitalo! Munnamateeka Ronnie Mukisa 45, akubiddwa amasasi agamumutiddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero e Kitiko Birongo mu Ndejje division,…

Akayimba ka Bobi Wine aka Carolina kwenakulira – Shakirah Nakalema

Shakirah Nakalema 27, nga musuubuzi, mukulembeze mu Elle Parle Women’s Association era nga mubazi wa bitabo ng’ono era…

Eyefuulira eyamuweerera nagaana okumufumbirwa bamulagidde amuliyirire

Omulamuzi wa Kkooti y’e Kanungu agobye okusaba okwali kwatwalibwayo Fortunate Kyarikunda ngawakanya ensala n’ekiragiro bya Kkooti mu Civil…

Abatuuze e Sseeta bekalakaasizza lwa luguudo

Abatuuuze mu Kabuga k’e Sseeta Nazigo mu Ggombolola y’e Nakisunga mu Disitulikiti y’e Mukono, bavudde mu mbeera ne…

KCCA ekoze ekikwekweto neyoola ebintu by’abasuubuzi

Abakwasisa amateeka mu Kitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA bakoze ekikwekweto mu Kampala…

Kasolo asabye omulamuzi abawule mu kaguli ne Kalyango

Kasolo Comporiyamu asabye kkooti ebaawule akaguli ye ne Kalyango Nasif ng’ono yeyamuwaako obujulizi mu musango gw’okutta Maria Nagirinya.…

URC emenye amayumba agasangibwa ku ttaka lyayo

Emiranga, ebiwoobe n’okwazirana bibuutikidde ekyalo Kireku nga abebyokwerinda wamu ne Ttiimu okuva mu kitongole ky’eggaali y’omukka ekya Uganda…

Landlord agadde ekizimbe okuli Eddwaliro lya Medipal lwabutamusasula

Abasirikale ba Kkampuni ya Securex nga bakolera ku biragiro bya landlord Tembo Steels Uganda LTD bakedde kuggalawo ddwaliro…