Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 167 listening Simba FM Live
News

Abalamazi abasoba mu 3000 bebasuubirwa okuve e Busoga

May 28, 2023 · Mubiru Ali
Weziweredde ssaawa 10 ez’olweggulo nga abalamazi 3000 bebakatuuka ku Lutikko ya St.Joseph e Rubaga mu Kibuga Jinja. Wano webagenda okuva ku ssaawa 11 ezokumakya batambule okutuuka e Namugongo. Essaza lya Keleziya erye Jinja lyerikulembedde okujaguza Abajulizi omwaka guno.
Omusumba wessaza lino Charles Martin Wamika yagenda okusimbula abalamazi bano.