Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 257 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Muweeyo ettaka eri Gavumenti ebazimbireko ennyumba – Hon. Namuganza

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka n’enkulaakulana y’ebibuga, Namuganza Persis asabye abantu abawangaalira mu bifo by’enzigotta okwaniriza…

Nandaka akalulu keyategeka kaali ka kiyita mu luggya – Ssemujju

Omubaka wa Kira municipality, Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nasekerera engeri Ssaabawandisi wa Forum for Democratic Change – FDC,…

Genda okole ekibonerezo ekyakuweebwa – Kkooti Ejulirwamu

Abalamuzi ba Kkooti Ejurirwamu okuli; Omumyuuka wa Ssaabalamuzi Richard Buteera , Omulamuzi Irene Mulyagonja ne Eve Luswata bagobye…

Abavubi 2 bafiiridde mu Nnyanja mu Amolatar

Kitalo! Abavubi babiri okuli Moses Omara ne Innocent Oron ku mwalo gwe Nalubwoyo mu Disitulikiti ye Amolatar bafiiridde…

Kitalo! Abantu 20 bafiiridde mu nyanja

#Kitalo! Abantu 20 bebagambibwa okuba nga bagudde mu mazzi, oluvannyuma lw’eryato eryetissi ly’emigugu bweribbidde ku mwalo gwe Nsazi…

Kkooti ekalize Omusumba Sserubiri eyatta omwana ow’emyaka 4

Kkooti Enkulu e Jinja ng’ekulirwa omulamuzi, Winfred Nabisinde esindise omusumba Peter Joseph Sserubiri asumba ekkanisa ya Deliverance and…

KCCA ekutte eyakube olukomera ku luguudo lwa Train

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitegeeza nga bwebatuuseeko mu kifo…

Omubiri gwa Mzee William (NUP) gutuusiddwa mu Ggwanga

Olunaku olwaleero omubiri gwa Munnakibiina kya National Unity Platform, Mzee William Byarugaba ngono yabadde akulira ekiwayi ky’abakadde mu…

Poliisi e Luweero ekutte omukazi asazeeko omusajja obulago lwa nnusu 6000

Uganda Police Force e Luweero ekutte omukazi ategeerekeseeko erya Namanya ow’emyaka 33 nga kigambibwa nti yasazeeko Moses Bakka…