Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 172 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Gavumenti eyagala kukomyaawo SGS

Gavumenti evuddeyo netegeeza nga bwetandise okukola enteekateeka z’okukomyawo Kkampuni ya SGS (Société Générale de Surveillance) okuva e Switzerland…

Waliwo waragi agenda okuwerebwa mu Ggwanga

Abawoomerwa enkangaali boolekedde okusubwa ebimu ku byokunywa ebibawoomera oluvannyuma lw’ekibiina ekitaba abayiisa Waragi mu Ggwanga ekya Uganda Alcohol…

Ababaka ba FDC basimbidde ekkuuli ekiragiro kya Nandala

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nawakanya ekyokuwumuza Omubaka Munnakibiina kya Forum for Democratic Change akiikirira Kira Municipality…

Omulamuzi wa Kkooti ye Nabweru agobye okusaba kwa Bannakibiina kya NUP

Omulamuzi Omukulu owa Kkooti Ento e Nabweru, Esther Namusobya agobye okusaba kwa Bannakibiina kya NUP 11 abakwatibwa ku…

Nandala leeta obujulizi obulaga nti mwatuula okugoba Ssemujju – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo nasaba Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change Nathan Nandala – Mafabi okuleeta…

Munnamateeka Kiconco ayitiddwa annyonyole ku buwumbi 39

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka COSASE mu Palamenti olunaku olwaleero bayise Munnamateeka Patrick Kiconco agambibwa okuba nti yaweebwa…

Sipiika wa Palamenti yenyigidde mu kufumba emmere e Bukedea

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anitah Annet Among yenyigidde mu kuteekateeka emmere egenda okugabulwa eri abalonzi be mu…

Ab’ebijambiya balumbye ebyalo okuli Ntebettebe e Bweyogerere ne Mbalwa mu Namugongo

Ab’ebijambiya balumbye ebyalo okuli Ntebettebe e Bweyogerere ne Mbalwa mu Namugongo nebatemaatema abantu babiri okuli; Josephine Mirembe ne…

Mubadde mwagala nkuumwe ani? – Alien Skin

#WOLOKOSO: AlienskinUg avuddeyo ku mukuumi we; “Ebifaananyi bya kanyama wange Julio, ebifaananyi bino bibaddewo era webiri. Mbu Kati…