Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 185 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Waliwo waragi agenda okuwerebwa mu Ggwanga

August 16, 2023 · Mubiru Ali
Abawoomerwa enkangaali boolekedde okusubwa ebimu ku byokunywa ebibawoomera oluvannyuma lw’ekibiina ekitaba abayiisa Waragi mu Ggwanga ekya Uganda Alcohol Industry Association okuvaayo nekirabula nga bw’ekigenda okuwera ebika bya waragi ebimu lwabutatuukana namutindo.
Okusinziira ku Juliana Kaggwa amyuuka omwogezi w’ekibiina kino abayiisa waragi abamu balimbalimba abantu n’omuwendo gw’enguuli oguli mu ccupa nga balaga nga bweguli omutono kyokka nga muyitirivu oguyiinza okutuusa obulabe ku muntu nga kino bakirabira ku ngeri abantu gyeb