Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 471 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

Waliwo ekibinja ekikwata piki piki mu kibuga lwabutagondera biragiro byateereddwawo olwa NAM

Waliwo ekibinja ky’abasajja abalabiddwako mu Kampala nga bakwata booda booda wabula nga bano tebalina yunifoomu ya kitongole kyonna…

Abalondeddwa mu bifo ebyenjawulo mu EC basunsuddwa olwaleero

Akakiiko ka Palamenti akasunsula abantu ababa balondeddwa Pulezidenti ku bifo ebyanjawulo aka Appointments Committee, akatudde olwaleeroi nga kakubiriziddwa…

Embeera mu Ggwanga essusse okubeera embi – Winnie Kiiza

Bannabyabufuzi okuva mu bibiina by’obufuzi ebivuganya Gavumenti eby’enjawulo okuli Forum for Democratic Change, National Unity Platform, ne Alliance…

Poliisi ekutte abantu 3 abagambibwa okutta Dr. Abiriga

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga ekitongole kya Poliisi ekikola ku kunoonyereza nga…

Uganda Airlines eganyuddwa mu lukungaana lwa NAM

Jennifer Bamuturaki ngono yakulira kkampuni y’ennyonyi y’eggwanga eya Uganda Airlines avuddeyo natendereza eky’Abakungu abazze okwetaba mu lukungaana lwa…

Poliisi etandise okukwata abanyakula amasimu mu jam

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force eya Kampala Metropolitan Police Luke Oweyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyanukudde omulanga…

Abayogerera eddagala erigema COVID-19 ebikikinike mugenda kukwatibwa

Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nti egenda kuvunaana abantu abo bonna abavaayo neboogerera obubi eddagala erigema ekirwadde…

Atemyetemye omwana wa muganda we namuteeka mu sseppiti amufumbe

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Ntungamo etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa ku kyalo Kyanyanzira, mu Muluka gw’e…

Buli omu eyenyigira mukukola firimu yaffe weebale nnyo – Bobi Wine

Documentary Film ya #BobiWineThePeoplesPresident ewangudde engule ya Audience Choice Award mu Cinema Eye Honors 2024 mu New York.…