Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 33 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Abalondeddwa mu bifo ebyenjawulo mu EC basunsuddwa olwaleero

January 16, 2024 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akasunsula abantu ababa balondeddwa Pulezidenti ku bifo ebyanjawulo aka Appointments Committee, akatudde olwaleeroi nga kakubiriziddwa Sipiika Nnaalongo Anitah Among kasusundde abantu abalondeddwa Pulezidenti okujjuza Akakiiko k’eyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okuli; Omulamuzi Simon Byamukama (Chairperson), Hajjati Aisha Lubega (Deputy), James Emorut, Stephen Tashobya, Anthony Okello, Simba Ssali ne Caroline Bainamaryo.
Sipiika wakutegeeza Pulezidenti kubinaaba bisaliddwawo Akakiiko ka Palamenti.