Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Uganda Airlines eganyuddwa mu lukungaana lwa NAM

January 15, 2024 · Mubiru Ali

Jennifer Bamuturaki ngono yakulira kkampuni y’ennyonyi y’eggwanga eya Uganda Airlines avuddeyo natendereza eky’Abakungu abazze okwetaba mu lukungaana lwa NAM olwokusalawo okusaabalira mu nnyonyi za Uganda Airlines
nga wetwogerera bakaweebwa emirimu gya ngendo 13 nga zino za kusaabaza bakungu okubaggya mu bitundu eby’enjawulo okubatuusa ku kisaawe ky’enyonyi ekya Entebbe International Airport. Bamuturaki agamba kino kigenda kwongera ku nyingiza ya Uganda Airlines wamu n’okutumbula ebyobulambuzi, eby’ensuubulagana n’ebirala.