Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 429 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Waliwo ekibinja ekikwata piki piki mu kibuga lwabutagondera biragiro byateereddwawo olwa NAM

January 16, 2024 · Mubiru Ali
Waliwo ekibinja ky’abasajja abalabiddwako mu Kampala nga bakwata booda booda wabula nga bano tebalina yunifoomu ya kitongole kyonna kikwasisa mateeka gyebambadde. Bano bakozesa akakodyo kokupakinga ku pavement banaabwe abalala abatakimanyi bwebabegattako nga bakwata piki piki zaabwe.
Bano balabiddwako okuliraana Kingdom Kampala nga bakwata piki piki. Kigambibwa nti bano bakwata piki piki ezitagoberera biragiro byateereddwawo olwolukiiko lwa NAM olugenda mu maaso mu Ggwanga.
Kampala Capital City Authority – KCCA ne Uganda Police Force aba booda booda bebuuza piki piki zaabwe bazitwala wa?