Pulezidenti Museveni yetaaga obuwumbi 30 okutuukiriza byeyasuubiza

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti aka Committee on Presidential Affairs, kavuddeyo nekasemba obuwumbi 30 buweebwe amaka g’omukulembeze w’eggwanga okusobozesa Pulezidenti okutuukiriza ebisuubizo byeyakola.

Add Your Comment