97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Poliisi tenafuna kusaba kwa NUP kukutalaaga Eggwanga – Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti Poliisi tenafuna kusaba kwonna ku eri Kibiina kya National Unity Platform – NUP ku nteekateeka ezalangirirwa Omukulembeze waakyo Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ezokuddamu okutalaaga ebitundu by’Eggwanga eby’enjawulo okufefetta obuwagizi bw’ekibiina.
Enanga agamba nti okusaba kwebalina kya kiwayi ky’ekibiina kya Forum for Democratic Change eky’e Katonga kwokka nti era bano bakolaganye bulungi ne Poliisi mu kutambula kwabwe mu bitundu by’Eggwanga ebyenjawulo.

Leave a Reply