Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 346 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Abebisiyaga tebajja kututiisatiisa – Pulezidenti Museveni

August 17, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza okutiisibwatiisibwa okuva mu bibiina by’abasiyazi ne Bbanka y’Ensi yonna tekusaanye kutuyigula ttama kuba tebiyinza kuleetera Uganda kwegobako Bazungu bonna kuba mu bbo mulimu Ensi nnyingi eziwagira Uganda era ezigiwa ekitiibwa kwebyo byekkiririzaamu. Wabula agamba nazo zifuna okutiisibwatiisibwa okuva mu bantu beebamu, okwefanaanyirizaako n’ebiseera byabafuzi b’Amatwale. Bino abitadde mu bubaka bwayisizza ku mukutu gwe ogwa Twitter.