BREAKING NEWS
Observer: Stanbic Pirates take control as Heathens face uphill battle in semis MBU: King Saha backs Portugal for 2026 World Cup, wants Ronaldo’s farewell triumph MBU: Kuseim The Baddest, Ayo Bassboi, and Chemical Ali Nicer share their proudest productions Observer: Focus turns to Ghana, DR Congo Pulse Uganda: Did former Miss Rwanda Jolly Mutesi scam Bebe Cool? Red Pepper: HUGE SCANDAL! Newplan Boss Omulen Cited In Fake Money Racket As 11 Are Caged Over Sh11bn ‘Industrial Park’ Land Scam Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout Pulse Uganda: Muhoozi called to go after Justice Baguma instead of Lukwago East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live
News

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yavuddeyo nategeeza nga Abasirikale ba Uganda Police Force abaali bamuweebwa mukunoonya akalulu ka 2026 bwebavunaaniddwa era nabagobwa mu Poliisi nga kigambibwa nti balagajjalira emirimu gyabwe. Kyagulanyi agamba nti bano babalanga bwemage kuba babamuggyako nga 15

🚨 Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yavuddeyo nategeeza nga Abasirikale ba Uganda Police Force abaali bamuweebwa mukunoonya akalulu ka 2026 bwebavunaaniddwa era nabagobwa mu Poliisi nga kigambibwa nti balagajjalira emirimu gyabwe. Kyagulanyi agamba nti bano babalanga bwemage kuba babamuggyako nga 15 – January ku lunaku lwokulonda era weyaviira ewuwe nga Military emulumbye bano baali tebakyaliwo.
Kigambibwa nti 5 ku basirikale bano okuli: Jeff Okadan, John Osike, Joshua Kigenyi, Emma Luzire n’omuduumizi waabwe Abangira bavunaaniddwa mu Kakiiko akakwasisa empisa mu Poliisi e Naguru ate abalala 4 bbo babavunaanidde Nsambya ku Lwokuna. Kigambibwa nti bano bavunaanibwa emisango okuli okunyomoola ebiragiro byabakama baabwe ssaako n’okukwatagana n’omuntu gwebaali bakuuma nebamuyambako okwenyigira mu bikolwa ebimenya amateeka bweyali anoonya akalulu.
Kigambibwa nti bano n’abalala 7 bakyakunyizibwa bannyonyole engeri Kyagulanyi gyeyakubamu abebyokwerinda ekimooni nabulaw

About Radio Simba

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply