Poliisi mwagenderera kututtira kalulu oba? – Dr. Tanga

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi; “Ekyakolebwa kyali kyabusiru. Otandika oktya okukuba omuntu ku ludda oluvuganya ow’emirembe ennyo nga Elias Nalukoola nga yakamala okuwandiisibwa? Uganda Police Force yalina kigenderewa kyakutumisa kalulu ffe aba NRM mu Kawempe North?”
Leave a Reply