Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 610 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Minisita Ssebuggwawo talina buyinza kutwala Bataka wantu wonna

August 28, 2023 · Mubiru Ali
Eyaliko Katikkiro wa Buganda eyawummula Owek. Dan Muliika avuddeyo nalabula Abataka ba Buganda okukomya okuweebula obuwaggwa n’ennono z’Obwakabaka nga beenyigira mu nsonga ezimenya amateeka.
Ono agamba nti abamu ku bataka abakulu ab’Ebika bya Baganda gyebuvuddeko betuminkiriza mu nsonga ez’enjawulo nga tebafunye lukusa okuva Embuga nebasisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni era n’abasaba okukikomya.
Akinogaanyizza nga Minisita Joyce Nabbosa Ssebuggwawo bwatalina buyinza bwonna kutwala Bataka wantu wonna.